|
..........
.
|
.
.
Genda
mu bantu abo;
Beera nabo;
Bagale;
Yiga ku bbo;
Tandika webali, wooba
sanze;
Kola nabo;
Ziimba ku bye balina.
. . .
Naye omukulembeze
asinga 'abalala,
Omulimu nga gukoleddwa
nga guwedde,
Abantu bonna bagamba:
"Ffe abakyekolede"
Lao Tsu |
.
––»«––
|